Mwebale kunoonya: Omwana eyali yabulira e Jinja yazuuse
Ku bbalaza ya week ewedde twakulaga emboozi ya Sarah Akinyi eyari mu naku empitirivu oluvanyuma lw’okubulwaako mutabi we ow’emyaka omukaaga e Jinja. Oluvanyuma lw’okulaga emboozi eno, omwana ono Enock Kabaale yalabise , nga yasangidda mu kibuga kye jinja