Mu bulamu, abasawo abajjanjaba kkansa w’amabeere boogedde abalwadde byebetaaga mu bujjanjabi
Ebiseera bingi, abasawo bagabira abalwadde obujjanjabi n’ebigendererwa bingi nga n’ekisinga kwe kubawonya oba okubakakkanya obulumi. Mu bulamu olwaleero, twogeddeko n’abasawo abajjanjaba kkansa w’amabeere Mulago nebatubuulira byebazudde abalwadde ba kkansa ono byebetaaga mu bujjanjabi oluvanyuma lw’okukola okunoonyereza.