GWE BAZIIKA AZZE ATAMBULA: Abatuzze nab'oluganda basattira e Busia
Ab’oluganda ku kyalo Nekuku e Busia basobeddwa oluvanyuma lw’okuziika omuntu wabwe wiiki ewedde ate bagenze okumula nga ajja atambula.
Kino kireseewo akasattiro nga bebuuza ogubadde kubanga gwebaziika bamubawa ku ddwaliro e Buyinja nga balowooza ni yewabwe eyali abuze.
Kati mukiseera kino bebuuza eky’okuzaako