ETTEMU E ADWIR : Abazigu balumbye ekyalo ne basanyawo buli kintu
Waliwo omusajja ow’emyaka 45 anyiga ebiwundu oluvanyuma lw’okusimattuka okufa.
Richard Omiji yabadde yaakada ne muganda we okuva Kabyelobwong abazigu ne babazingako ekyalo okukakkana nga ye Muganda we bamutemudde.
Bano bayokezza n’ennyumba eziwera ku kyalo nga kati abantu abali eyo mu 200 tebakyalina wakusula.