Enkuba eresse ebirime byonna ku ttaka e Mubende
Ebyalo musanvu magombolola 2 okuli Kasambya ne Lubimbiri mu district y’e Mubende bisobeddwa olw’enkuba eyalese nga ebirime byabwe byona biri ku ttaka.
Kino kyadiridde enkuba eyatonnye nga erimu kibuyaga n’omuzira ebitagambi.