EMYOOGA: RDC w'e Kasese ayagala abaali abakuumi b'omusinga bagatibwe mu nteekateeka
RDC w’e Kasese asabye abavunaanyizibwa ku nteekateeka y’emyoga okuyamba abaali abakuumi b’omusinga abaali bakwatibwa nebateebwa nabo okutunulwamu mu nteekateeka y’emyoga. Bano abasabidde mu maaso ga minisita Haruna Kasolo ali mukitundu kino mu nteekateeka y’okulondoola enkola y’e Myooga mu Kasese.