Emiranga e Gganda - Nansana: Ennyumba z'abantu zisenddwa
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw'ensi ki NEMA kyongedde okinyikoza kawefube wakyo ow'okugoba abeesenza mu lutobazi lwa Lubigi mu bitundu bya Nansana Gganda ekisangibwa mu Wakiso.
Abadde beesenza mu Lutobazi luno bakonkomadde oluvanyuma lw’enyumba zaabwe okumenyezbwa.