EBIRAGIRO BYA PULEZIDENTI KU EBOLA : E Kassanda loole 7 ziboyeddwa
Poliisi y’e Kassanda eriko loole musanvu z’eboye nga zino zisangiddwa zitambuza ebisiki, ekintu omukulembeze w’e ggwange kyeyawera, ng’omu ku kaweefube w’okutangira okusasaana kwa Ebola. Loole zino zisangiddwa mu bitundu by’e Kikandwa ekirwadde ekya Ebola gye kikyasinze okwegiriisa.