EBIGEZO BY'A KAMALIRIZO; Poliisi efulumizza lwe binnakolebwa
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ki Uganda Examinations Board [UNEB] kitegeezeza nga abayizi abali mu bibiina ebyakamalirizo baakukola ebigezo byabwe ebisembayo wakati w’omwezi 10 ne 12.
Abakulira amasomero basabiddwa obutapaaza bisale byakwewandiisa nga bwebaze batera okukola mu myaka emikadde okusobozesa abayizi okutuula ebigezo bino.