E Kamwenge amasomero 12 gafunye zi kaabuyonjo
Nga uganda yeegatta kunsi yonna okukukuza olunaku lwa Kaabuyonjo, e kamwenge ab’ekitongole ki Water for people baliko amasomero 12 gebazimbidde kaabuyonjo 27. Batubuulidde nti kino baakikoze okukendeeza ku muwendo gw’abaana naddala abawala abayosayosa ng’entabwe eva ku bbula ly’ebifo mwe beyambira,kko nokwerongoseza nga bagenze mu nsonga