Bishop Jacinto Kibuuka asindikiddwa e Luzira
Kooti esookerwako e Kira esindise Bishop Jacinto Kibuuka owa Mamre Prayer Centre esangibwa e Namugongo Janda mu meere e Luzira ku alimanda ku bigambibwa oluvanyuma lw’okumusomera omusango gw’okutulugunya omwana ow’emyaka 15. Kigambibwa nti ono yakubba omwana eyali omuwereza mu kanisa ye, kigambibwa nti ono yali amulanga kubba mitwalo eno.