Bannayuganda baweereddea amagezi mu kulunda embuzi
Abalunzi baweereddwa amagezi okwongera amaanyi mu kulunda embuzi olw’akatale kaazo ak’eyongera buli lukya. Kizuuliddwa nga embuzi ezetaagibwa ku katale munda mu ggwanga n’ebweru walyo abalunzi baakono tebazituuka wadde mumakkati gaazo.