Baffe taalabikako - Abakazi beekubidde enduulu eri akakiiko k'ekyalo
Abatuuze b’e Kazo e Nansana bali mubweralikirivu olwa munaabwe atalabika, kigambibwa nti ono okubula waliwo abaasoka okumukubira essimu nebamuyitira omulimu n’okutuusa kati taddangamu kulabika.
Poliisi egamba nti yakukwatagana nabo okulaba nga banoonya omuntu waabwe.