AMAFUTA GABUZE: Amasundiro mu kibuga gakalizza
Ebbeeyi y’amafuta eyekanamye ensangi zino ekyayogeza bangi obwama, ku masundiro gamafuta agamu mukiseera kino gaakalidde dda. Byo eby’entambula byongedde okuzibuwala - twogeddeko n’abagoba b’ebidduka eby’enjawulo, nebatunnyonnyola akatuubagiro kebalimu.