Abatuuze b'e Bwayise bavudde mu mbeera, oluguudo luli mu mbeera mbi
Abatuuze okuva mu gombolola y’e Kawempe enkya ya leero, bavudde mu mbeera nebasimba ebitooke namayuuni mu kubo lya Muganzirwaza road nga bawakanya embeera mbi gyeririmu. Poliisi etuuse okukakkanya embeera era eriko b’ekutte abalala wadde nga oluvanyuma bayimbuddwa.