Abalyoyi b'emyoyo baduukiriddwa banakyewa abeegattira mu kibiina ki Nazarene Family
Banakyewa abeegattira mu kibiina ki Nazarene Family badduukiridde bannadiini mu bulabiririzi 4 mu bugwanjuba bwa Uganda. Batubuulidde nti banaddiini bakola kinene okulyoowa n’okutebenkeza emirembe mu ggwanga kyokka ne batasiimwa- babawadde e bintu omuli ebyambalo byebenaanika nga babuulira enjiri.