Aba bassi nga bayambibwako poliisi bakoze ekikwekweto ku bantu abefuula babulooka baabwe
Aba bassi nga bayambibwako poliisi kakoze ekikwekweto ku bantu ebefuula babulooka baabwe nebagya ku basaabaze zente ate nebatabatwala.
Abalala basaba abasaabaze sente empitirivu ekibavumaganyisa - kati buli ka woofisi kabwe kebaguddeko kagwaddwa mu bizimbe eby’enjawulo.
Bano era balabudde n’abasaabaze obutaddamu kuwa bantu bano ssente nga balina kusasulira mu paaka ya baasi mwokka