AB'OLUGANDA BALWANAGANYE :Obuzibu bwa ssano eryazimbibwa awaka
Ab'oluganda balangiriganye nga etabwe eva ku ssabo eryazimbibwa awaka abamu lyebawakanya ate abalala nga bbo bagamba lyeribawadde ku buweerero. Abamu baagadde okwokya essabo lino nga abalala bakiwakanya kwekuvudde obuzibu - kati bano basazeewo ensonga zino kuzitwala mu babuyinza bebaba babasalirawo eggoye. Bino bibadde ku kyalo Kazinga e mu disitulikiti y’e Wakiso.