Ab'e Ssumba- Kyengera bali ku bunkenke lwa nkaayana ku ttaka
Abatuuze ku Kyalo Ssumba ekisangibwa mu town council y'e Kyengera mu district y'e Wakiso abakukkuluma olw'omusajja agambibwa okubagobaganya Ku ttaka nga kw'otadde n'okubatuusaako obuvune. Abatuuze bagamba bbo si gwe bamanyi nga nnannyini ttaka.