Aba NUP 2 abaabuzibwawo bateereddwa
Bannakibiina ki Nationala Unity Platform babiri abawambibwa mu mwezi gwokusatu omwaka guno abantu bebataategeera, kyaddaaki bamaze ne bateebwa. Bano okuli Micheal Mpalanyi ne Shakul sssentongo, amanyiddwa nga Gaza Media Olwaleero bano basazeewo okukyalirako ku kitebe ky'ekibiina era baaniriziddwa ssaabawandiisi waabwe David Lewis Rubongoya.