Ab'e Busia enkuba yabalese beeyaguza luggyo, basaba buyambi
E Busia e byalo ebiwerako basobeddwa luvanyuma lw’enkuba eyatonye akawungeezi k’egulo n’esanyawo kumpi buli kimu. Eno yabaddemu kibuyaga ow’amaanyi n’omuzira – kati abaayo basaba kudduukirirwa.