ZUNGULU : Bannabyafubuzi abamu nabo embeera ebatabuseeko nga kati bafuuse bannaddiini
Obadde okimanyi nti bw'oba ewakawo oterekawo obucupa bwa mineral water nga bukalu ne ccokkolo wandiba ng'oli mukozi wa bbomu era bayinza n'okukukwata. Bannabyafubuzi abamu nabo embeera ebatabuseeko nga kati bafuuse bannaddiini kyokka ng'ekyewuunyisa abakatuliki obasanga mu basiraamu nga boogera Luwabu. Bino n'ebisingawo byonna mu Zungulu .