Yoweri Museveni akunze ab’e Sebei bamwongere ekisanja
Akwatidde NRM bendera Yoweri Museveni agamba nti kyekiseera okwongera amanyi mukwegatta kw’amawanga ga East Africa Uganda bweba yakufuna akatale k’ebyamaguzi. Museveni abadde e Sebei ngawenja akalulu agamba nti Uganda kati efulumwa abyamaguzi ebyensunso ngayetaaga enkolagana n'amawanga amalala okufuna akatale.