TEMUSWAZA MULIMU GWA BALAMUZI: Ssaabalamuzi asibiridde abalamuzi entanda
Ssaabalamuzi Alfonse Owinyi Doro akalaatidde abalamuzi abe ddaala erisookerwako oba GHrade one magistrate okwewala ebikolwa ebityobola esigga eddamuzzi omuli okulya enguuzi , okwegulumiza, nokutuuka ku mulimu mu budde. Abalamuzi 47 bebakubye ebirayiro ebyobuweereza olwaleero