Omubaka kinyamatama ayagala bwa sipiika
Olwokaano lw'abalamuza ekifo kya sipiika wa Palamenti lwegattiddwaako omubaka omukyala ow'e Rakai Juliet Kinyamatama Ssuubi. Kati abaagala ekifo kino baweze 5 okuli ne sipiika yennyini aliko Rebecca Kadaga - abalala be ba Jacob Oulanya munna-NRM, Richard Ssebamala munna-DP, Ibrahim Ssemujju Nganda munna-FDC ne Kinyamatama ataliiko kibiina