OKUZIMBA EDDWALIRO LY’E LUBOWA: Musiga nsimbi waakuweebwa buwumbi 319 nga gavumenti bwe yeeyama
Waliwo ababaka abaweze okwekubira enduuli eri sipiika olwa minisitule y'ebyensimbi okusaba obuwumbi 319 ngazakuwa munsinga ensimbi eyawebwa obuvunanyizibwa okuzimba eddwaliro ey'omulembe e Lubowa. Ababaka bagamba nti newankubadde musinga ensimbi eno gavumenti yakamuwa ensimbi ezisoba mu buwumbi 600, mpaawo kyakoleddwa e Lubowa.