Okuyisa etteeka lya UPDF, ab’oludda oluvuganya si baakwepena palamenti
Ababaka ab’oludda oluvuganya mu palamenti bakkaanyizza okwetaba mu lutuula lwa palamenti olwenkya okuwakanya ebbago ly'enoongosereza muteeka lya UPDF lyebagamba nti ligendereddwamu okuzzaayo abantu baabulijjo okuwozesebwa mu kkooti z'amagye.Bano bagamba nti wadde omuwendo gwaabwe mutono mu palamenti bagenda kukozesa obwongo okuwakanya eteeka lino, era nga kuno kwebajja okusinziira okuzaako ekirala gamba nga n’okugenda mũ kkooti.Bino bibadde mu nsisinkano yaabwe n'oluvannyuma n'eboogerako eri ab’amawulire