OKUWONYA SSENTE ZA GAV’T: Minista Ogwang agamba gavumenti yaakukolagana ne poliisi
Minisita omubeezi alondoola ssente za gavumenti Peter Ogwang, agamba batandise okukolagana ne poliisi okunonyereza ku bakozi ba gavumenti abazannyira mu sente z’omuwi w’omusolo. Ono agamba bano amateeka galina okutandika okubakolako. Ono abadde Iganga gyasiibye ng’alambula pulojekiti za gavumenti ezenjawulo.