OKUTULUGUNYA BANNAYUGANDA; Muhwezi asambazze eby’a gav’t okuba ne ‘safe houses’
Minsita w'ebyobutebenkevu Jim Muhwezi asambazze ebyogerwa nti gavumenti erina ebifo omukuumirwa abakwate ebitali mu mateeka ebyakazibwako erya Safe HouseMuhwezi abadde alabiseeko eri akakiiko ka palamenti akalondoola eddembe ly'obuntuKyokka ono ate yeetemye engalikwe bwategeezezza nga okuddukanya ebifo bino bwekitalina ngeri gyekimenya mateeka.