OKUSALAWO KWA KKOOTI: Abakulembeze e Kampala mukadde bali mu kattu
Abakulembeze b'omuzikiti gw'a Kampala mukadde basura kutebuukye oluvanyuma lwa Kkooti okubalagira okusasula obuwumbi obusooba mu kumi namunana (18) eri omusajja amanyiddwa nga Justus Kyabahwa era singa balemererwa balagiddwa okutunda ku by'obugaga by'obusiramu omuli n'emizikiti.Bino babyogedde mulukugana lw'abanamawulire lwebatuziiza kumuzikiti gw'a Kampala mukadde mwebategereza nga bwebagenda okujjulira ku nsala yakkooti eno