OKUNOONYEREZA KU MISANGO : Abaaliko mu poliisi boogedde okusomoozebwa wekuli
Mu kitundu kyaffe ekisembayo ku buzzi bw'emisango naddala egy'obutemu mu Kampala n'emiraano zetubadde tubatuusako wiiki eno tugenda kuzifundikira n'okusoomoozebwa Poliisi kwesanga mu kunoonyereza ku misango.