Okulonda mu NRM mu bitundu by’eggwanga eby'enjawulo kubaddemu emivuyo
Okulonda kw’abakulembeze ba NRM ku byalo ne mu bitundu by’e ggwanga eby’enjawulo nadda;a ebyo ebyesudde kutambudde bulungi, kyoka nga mu bitundu ebisinga kwetobeseemu okusikangana ebitojji nga okusinga omutawaana guvudde ku balonzi abamu obutaba ku nkalalala zaabo abalina okulonda.Okutwaliza awamu abantu abajjumbidde okulonda kuno babade ba lubatu.