Mmotoka z’empaka, baddereeva batuuse okwetaba mu zigenda okubeera e Mbarara
Waliwo baddereeva b’emmotoka z'empaka wetwogerera baatuuse e Mbarara nga betegekera empaka za Pearl of Africa Rally ez'okunkomerero ya sabiiti eno. Abategesi nabo kati bakuba gudigudde oluvanyuma lw'okufuna obuvujirizi bwa bukadde kikumi okuva mu kampuni ya Shell.