OKULAMAGA NOA MAWAGGALI GYEYAZAALIBWA: Omusumba Zziwa yennyamidde olw’ebbeeyi y’ebintu
Akulira olukiiko lw'abepisikoopi , era nga ye musumba w'essza lya Kiyinda Mityana Anthony ZZiwa mwenyamivu olwa bbeeyi y'ebintu eyekanamye . Ono era si musanyufu nabatulugunya abantu . Omusamba Zziwa yakulembeddemu okusaba okubadde mu kifo omujjulizi Noa Mawaggali wezaalibwa ekisangibwa mu kitundu kye Nkazibuku e Mitiyana.