OKUKUUMA EDDEMBE LY’OBUNTU: Mao: Gavumenti tesaana kubalaata
Minisita w'ebyamatteeka Nobert Mao asabye gavumenti mwakolera okulekerawo okutwala ebikolwa eby'obumenyi bwamatteka nga eby’olubalaato . Mao bino yabyogeredde ku mukolo abalezi b'eddembe ly'obuntu aba human rights defenders kwebakuliza olunaku lwabwe.