OKUKABASANYA ABAANA: Omusawo w’ekinnansi e Mpigi akwatiddwa
Poliisi e Mpigi eriko ssemaka gwegombyemu obwala kubigambibwa nti yakabasanya bawala be n’abasiga akawuka akaleeta mukenenya. Omusajja ono kaggwensonyi akwatiddwa omubaka wa Pulezidenti e mpigi Hassan Kasibante ng’ayambibwako atwala poliisi y’e Mpigi.