OKUGGULAWO AMASOMERO: Entekateeka efulumye, abaana bonna basuumusiddwa
Gavumenti eyanjudde enteekateeka enzijuvu egenda okugobererwa mu kugualwo amasomero omwaka ogujja. Mu ntekateeka eno, abayizi bakusomera wiiki 42 nga buli lusoma lwa kumala wiiki 14. Abayizi bonna basuumusuddwa okugenda mu bibiina ebirala awatali kukola bigezo by’akamalirizo nga bwegubadde.