OKUGEMA OMUSUJJA GW’ENKAKA: Okugema kutandikidde mu masomero
Minisitule y'ebyobulamu etandise enteekateeka y'okugema omusujja gw'enkaka oba Yellow Fever. Okusinzira ku minisitule ye by’obulamu, Uganda y’emu ku mawanga kulukalu lwa Africa agakyatawanyizibwa enyo omusujja guno nga n’olwekyo kikulu okulaba nti abantu bagwerindaKyokka abasawo baliko okulungamya kwe bawadde abantu kw’ebyo bye balina okukola n’obutakola nga bamaze okugemebwa omusujja guno.