OKUFUULA NAKASEKE E KIBUGA: Abakulembeze boogedde bye baagala bissibweko essira
Abakulembeze mu district y’e Nakasongola baagala Government ewe abatuuze baabwe obwannanyini ku ttaka ng’ekibuga tekinajja olw’o basobole okukiganyulwamu. Bagamba nti abantu abasinga basenze n ga tebananyi ba nnyini ttaka ekiyinza okubaviiramu okugobaganyizibwa ng’ekibuga kizze. Bano era baagala ekibuga kitwale constituency y’e Nakasongola olwo eye Bugyebo esigale nga ye District. Era olw’okuba baluunzi baagala era bakirizibwe okusigaza ebifo w’ebalundira mu kibuga.