OKUFIIRA MU SSANYA: Abasawo bagamba namba yeeyongedde
Omuwendo gw’abakyala bafiira mu sanya gweyongedde. Mu banga lya mwaka gumu gwoka abakyala 830 bebafiridde mu sanya wano mu Uganda mu distulikiti mwenda. Omumyuka wa kamiisona mu minisitule yebyobulamu Dr Richard Mugahi bino yabyogedde.