OKUFA KWA MAJ. KIGGUNDU: Oludda oluwaabi lwakuleeta abajulizi 140
Oludda oluwaabi lutegeezeza nga bwerutaddewo abantu 140 abagenda okulumiriza abantu omunaana abagambibwa nti bali kyebamanyi ku kyokufa kwa Maj Mohammed Kiggundu n’omukuumi we Sergent Stephen Mukasa okwaliwo mu 2016.