OBUTEETABA KU MBAGA YA KYABAZINGA: Aba MK Movement bambalidde Bobi Wine
Ab'ekisinde ki MK movement ekitembeeta Gen. Muhoozi Kainerugaba bambalidde omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi ku ky’okugamba nti omuntu waabwe yeyamulemesa okwetaba ku Mbaga ya Kyabazinga . Nga bakulembeddwa amyuka ssentebe mu bugwanjuba Balam Barugahare, ekisinde kino kisabye Kyagulanyi okuleeta obukakafu ku bigambo byeyayogera.