OBUBBI BW’EMBIZZI E MASAKA: Abavunaanyizibwa ku bisolo bakutte abakinjaaje mukaaga
Poliisi mu kibuga ky’e Masaka ng’eri wamu n’abavunaanyizibwa ku bisolo ekozze ekikwekweto ku bakinjjagi b’embizi ababadde bagufudde omugano okutunda enyama y’ebisolo binno etatukagaana na mutindo. Kigambibwa nti n’abamu ku bakinjjangi banno babadde babba embizzi ku baluuzi olwo ne batuunda enyama yaazo ekintu ekirese abalunzi mu kitundu kino mu kutya. Ekikwekweto gye kigweredde ng’abantu mu 6 be bagombedwaamu obwaala.