NASURU KAKAIRE: Yatawaana okutuusa lweyafuna amukkiriza
Abantu bangi mu nsi munno abamalamu abantu amaanyi olw'ebigambo byeboogera. Ate bwekituuka okwogerera abantu abalina obulemu nekisuka. Mu mboozi yaffe ey'okubiri katukutuseeko okusomoozebwa Nasuru Kakaire kweyayitamu okufuna omubeezi naye nga kati bali bulungi.