Munnamatteeka eyafiiridde mu kabenje: Omulambo guggyiddwa e Mulago, aziikwa lwamukaaga
Omulambo gwa Rapheal Okiyot ,eyafiridde mũ kabenje ku bitaala bya Nkumba ku lwentebe olwlaeero gujjiddwa mu ggwanina e Mulago era nga kitegeerekese nti aziikibwa ku lw'omukaaga lwa ssabiiti eno ku kyaalo Kacumbala mu disitulikiti ye Bukedea. Ab'enganda wamu n'emikwno betusanze ku ggwanika e mulago nga bakimye omubiri gw'omuntu waabwe batubulidde nti bamaze kulaba ku mulambo gwa Okiyot okufuna okukkiriza nti ddala yafudde.