Muddeeko ebbali wa Kampala - Abasuubuzi baweereddwa amagezi
Mu biseera byona gavumenti byetaddewo omuggalo olwekirwadde ki Covid-19 abasuubuzi abasinze okukosebwa ennyo beebo abakolera mu masekatti g'akibuga oba Kampala central Division. Kati abakugu mu byenfuna bagamba nti abasuubuzi esaawa etuuse okwejjulula bagendeko mu bitundu ebyesudde ekibuga wakati , okwewala okukosebwa buli kiseera.