Mmotoka y’amafuta ekutte omuliro e Mbale, omu afudde
Nga tukyakaaba bbula ly'amafuta ate waliwo mmotoka y'amafuta eremeredde omugoba waayo n'eyerindiggula ekigwo n'oluvannyuma nekwata omuliro .Bino bibadde ku luguudo oluva e Mbale okudda e Tororo era ng'omuntu omu akakasiddwa okuba ngakafiiriddemu so ng'abalala bagendedde ku bisago.