LEWIS RUBONGOYA: Sssaabawandiisi wa NUP akwatiddwa, byekuusa ku bya Omoro
Kitegerekese nga Ssaabawandiisi w'ekibiina kya National Unity Platform David Lewis Rubongoya bwakwatiddwa . Ono bwatwaliddwa ku Poliisi y'e Nateete wabula nga agenda kujjibwawo atwalibwe mu kitundu kye Omoro , nga kigambibwa nti alina emisango gyeyazza egyekuusa ku by'okulonda.