Laba bannassaayansi bye bakoze mu mmwanyi
Bannasayansi mu kitongole ekivunanyizibwa kukunonyereza ku mwaanyi bongedde omutindo ku mwannyi za Uganda. Bano kati bakolamu ebizigo ebyensusu ebyebika ebyenjawulo . Bagamba emwannyi zirimu ebirungo ebiyamba okukuza olususu neludda buto. Kuno era bagaseko ebyokunywa nga yoghurt era basobola n’okukolamu omwenge.