ESSAZA LYE KASANA LUWERO: Xavier Mpanga wakugira ng’akuuma entebe y’omusumba
Abadde omumyuka wa Bishop Paul Ssemogerere Musinyoli Francis Xavier Mpanga y'alondeddwa okugira ng’akuuma entebe ya omusumba w’essaza lya Kasana Luwero okutuusa Paapa Francis lwalilonda omwepisikoopi addako. Omusassi waffe oludda olwo Herbert Kmaoga awayizaamu ne Miisinyoli Mpanga.